Buli munto yenna, kyalina okumanya ku njiri ey’ebyobugagga n’enkulaakulana
(Luganda: What Every Believer Should Know About the Prosperity Gospel)
Engiri ey’ebyenkurakurana no bugagga ogimanyi? Omanyi gyeyavva? Omanyi bamu kubayigiriza engiri eno? Okimanyi nti engiri eno ekutte abantu bangi obubabiro? Okimanyi nti engiri eno eburirwa mu makanisa ag’enjawuro? Okimanyi nti engiri eno tezimbirwa ku musingyi gwa Baibuli?
Okutegera engiri en’ oburungi funna okumanyisibwa okuva mu Africa Centre for Apologetics Research ekitongole ekiyambako abantu ba Katonda Okurwanirira okukiriza kwabwe, okusobora okwawura amazima n’oburimba, ekizikiza n’ekitangara no kusobora kuyamba abantu abarimbibwa ne bayingira mu madini ag’oburimba n’ekigenderwa ekyo kubaretera amazima agari mu Kristo Yesu era agarokora ngo wuririza akatambi kano.