17
Feb
Abakristayo bafugibwa kisa kyoka so tebakyafugibwa mateeka?
(Luganda: Are Christians only under grace, and not the law?) Mubiro byetulimu waliwo abayigiriza nga bagamba nti Yesu bweyaja yaja nekisa era amateeka tegakyatufuga. Enjigiriza eno egatta amazima no bulimba, naye omukurisitayo ayagala okuzuula, nokutegeera era no kukola amazima ga Bayibuli atekeddwa okulaba no kuwuliriza vidiyo eno.