26
Feb
Omukristayo omutuufu asobola okwonoona?
(Luganda: Can a True Christian Sin?) Ebiro bino waliwo enjigiriza egamba nti omukurisitayo tasobola kwonona, enjigiriza eno esibuuka mu kuvuunula ebyawandikibwa obubi, ate enjigiriza eno bwo gigoberera eyinza okusuula mu katyabaga. Nolwekyo omukurisitayo ayagala okuzuula amazima, asanidde okuwuliza era no kulaba vidiyo eno.